Thursday, July 2
Shadow

Namutika w’enkuba ese omuntu omu, abalala 11 nebalumuzibwa

Minisitule evunanyizibwa ebikolwa bw’obudukilizi mu gwanga rya Rwanda, yategezeza nti namutika w’enkuba eyatandika okuyika kuva okuva nga 01/03/2020 okutusa nga 02/03/2020, emaze okuta omuntu omu n’abalala 11 nebalumizibwa

Omutuze eyafudde wa mu kitundu kyebayita Ndera mu disiturikiti ya Gasabo, ate abakosedwa ba mu disituriki za Rulindo,Rutsiro.Tebyakomyawo kuba enkuba yasobodde okwonona amayumba gabatuze 16,entindo 3, mu disiturikiti ye Rutsiro, n’ebibanda 2.

ekifananyi ky’a intaneti.

Minisitule evunanyizibwa ebikolwa bw’obudukilizi mu gwanga rya Rwanda (Minema), yategezeza nti abakosedwa ne namungi w’enkuba eno n’addala atakyayina w’ebegeka luba,basobodde okuyambibwa n’abatuze ababadukilidde nga babafunira awokusula.

Ebyo nga bikyali awo amawulile getwasobodde okumanya nti mu katundu ka Musenyi m u diditulikiti ye Bugesera,mu kiro ekyakeseza, umutuze omu owe myaka 44, enyumba yamugwiridde n’emutta, gwebabadde naye nasobola okuluwona nga kati ali mu dwaliro nebisago ebyamanyi.

kigambibwa nti enyumba eno eyamusse, ebadde nkadde nyo nga bagiserekeza n’amategura agagizitowedde olwenkuba n’egwa.

 

 

 189,376 total views,  559 views today

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Scroll Up