Thursday, October 1
Shadow

Rwanda-Nyagatare:Ow’emyaka 2 bamusazeko omutwe, n’ebitundu by’ekyama.

Share

Ekyekango nentisa byabutikidde abatuze mu diditurikiti ye Nyagatare mu gwanga erya Rwanda oluvanyuma rwokusanga omwana owe myaka 2 nekitundu nga attidwa, oluvanyuma nebamusalako umutwe, N’ebibitundu bye ebyekyama.

Eno entiisa yabaddewo mu rwo kubiri rwa wiki ewedde mu katundu ka Nkoma ku kyaro kyebayita Runyinya mu disiturikiti eno eya Nyagatare.

Omukulembeze w’ekitundu kino ekya Tabagwe,Munyangabo Célestin yategezeza nti omwana ono yari yabura, nga batandika dda ne kawefuwe wo kumunonya, walabikidde nga attidwa mu ntisa.

Ngayogerako no musasi waffe yategezeza nti omwana ono yari ne mama we mu nimiro, okumpi n’awaka,kwekumuburako mu kasera akatono orwo nebatindika okumunonyako, okutukila ddala ku sawa nga 4 ezekilo, omu kubatuze bweyabayita ngagamba nti azanzwe ekintu kyatategedde bulungi mu kabuyonjo elyokumpi awo, kwekwetegerezza obulungu nga amaso bagakuba ku mwana ono.gwebasanga nga attidwa mu ngeri enkyamu ennyo.

Abantu 3 bebakakwatibwa nga bateberezebwako okuba nga bebata omwana ono nebamusula mu kabuyonjo,wetwogere ngta bali mu mbuzekogga.

Guno mulundi gwa kubiri nga ekikangabwa nga kinno kigwawo mu disitulikiti eno eya Nyagatare oluvanyuma lwokusanga nga waliwo omutuze gwebasanga ngayina emirambo y’abana 4

 

 32,758 total views,  1 views today

4 Comments

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Scroll Up