Monday, April 6
Shadow

Rwanda: Polisi ekutte ababadde bakukusa amayinja ga magendo kilo 200

Kilo 200 z’amayinja g’ebbeyi ekika kya Castelite.  Polisi y’egwanga eya Rwanda yagakwatidde mu disiturikiti ya Nyagatare mu katundu kebayita Matimba akasangibwa mu buvanjuba bwe Rwanda.

Kilo 20 z’amayinja amalala g’ekika kya Mangano nazo zasangidwa mu katundu ka Gisenyi mu disiturikiti ye Rubavu.Gano amayinja gona gakwatidwa enaku zo mwezi 22/01/2020.

Omwogezi wa polisi mu buvanjuba bw’egwanga,Chief Inspector of Police(CIP) Hamdun Twizeyimana yategezeza nti, kilo 200 z’amayinja g’ebbeyi,polisi erwanyisa magendu,yagasanze mu nyumba ya Sindikubwabo Gerard aweza emyaka 20 ejobukulu,naye nga polisi teyasobodde kumufuna nakakati ekyamunonya.

CIP Twizeyimana yongedde ko nti, Polisi olwamaze okugitemyako yadduse bunambilo, ku nyumba oyo Sindikubwabo jyabadde asula,Nebasaba muzadde we okubagulilawo umulyango ogwadde omusibe naye nagana. Omu mu benganda be, weyaletedde ekisumulizo nabulawo, kwekusangamu amayinja gano.

Ebyo bibadewo nga ate tewayise kabanga nga Polisi enaku z’omwezi 22/01/2020,mu katundu ka Gisenyi mu Disiturikiti eye Rubavu, okumpi n’ensalo ya Rwanda ne Congo, bawakwatira abantu 2, nga bayingiza amayinja gebbeyi kilo 20 ag’ekika kya Mangano.

Aya mabuye bari bayavanze n’ibindi bicuruzwa mu rwego rwo kuyahisha, abapolisi b’u Rwanda barabasaka barayabasangana.

Gebali batabuddemu ebyamaguzi ebilala bibayambe okugakweka, naye nebitasoboka kuba mukubaza polisi negagwako.

Konsitusoni y’egwanga akatundu ka 54 eryenaku zo mwezi 13/08/2018 erikwata ku busimi bw’amayinja gebbeyi rirambika nti ”okukora ebikorwa by’okusima amayinja g’ebbeyi,okusima omusenyi,okulongosa, oba okutunda amayijya gano ntabakuwa lukusa oba oziza omusango.Bwo nga oziza omusango guno owebwa ekibonerezo bya kusibwa ebanga rya myezi 2 nga tesuki myezi 6, nokusasura amafaranga agatari wansi wa 1.000.000,oba kimu mw’ebyo ebibonerezo.

Kotti y’egwanga ate ewa obuyinza amayinja agakwatibwa oba ebilala ebilambikidwa wagulu, webakunganyiliza okubilongosa oba okubitunda nga tebayina lukusa.

Bivudde ku(https://www.police.gov.rw/rw/amakuru/news-detail/?tx_news_pi1%5Bnews%5D=14843&cHash=180a4e58b48c59f67fcc7363a96ec647)

 73,805 total views,  1 views today

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *

Scroll Up